Logo de YouVersion
Ícono Búsqueda

Okubala 16:30-32

Okubala 16:30-32 EEEE

Naye singa MUKAMA Katonda aleetawo ekintu ekiggya ddala ekitali kya bulijjo, ensi n’eyasamya akamwa kaayo n’ebamira nga balamu n’ebintu byabwe byonna, ne bagwa wansi mu gunnya oguwanvu, kale nno munaategeera ng’abasajja abo banyoomodde MUKAMA Katonda.” Awo bwe yali nga yakamala okwogera ebigambo ebyo, ettaka bali kwe baali bayimiridde ne lyabikamu wabiri, ensi n’eyasamya akamwa kaayo n’ebamira n’ebintu byabwe byonna eby’omu maka gaabwe, ne basajja ba Koola bonna n’ebintu byabwe byonna.

Video de Okubala 16:30-32

Planes y devocionales gratis relacionados con Okubala 16:30-32