Okuva 16:3-4
Okuva 16:3-4 EEEE
Abaana ba Isirayiri ne babagamba nti, “Singa twasigala mu nsi y’e Misiri, MUKAMA n’atuttira eyo n’omukono gwe! Kubanga eyo twalyanga sefuliya z’ennyama, n’emmere nnyingi nga bwe twayagalanga, ne tukkuta; naye kaakano mutuleese mu ddungu lino, ekibiina kino kyonna kife enjala.” Awo MUKAMA n’agamba Musa nti, “Nzija kubatonnyeseza emmere ng’eva mu ggulu. Abantu banaakuŋŋaanyanga buli lunaku ekitundu eky’olunaku olwo; ndyoke mbagezese ndabe obanga banaakwatanga amateeka gange, oba tebaagakwatenga.


![[Serie Certeza en la incertidumbre] Certeza en la incertidumbre Okuva 16:3-4 Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya](/_next/image?url=https%3A%2F%2Fimageproxy.youversionapi.com%2Fhttps%3A%2F%2Fs3.amazonaws.com%2Fyvplans%2F20914%2F1440x810.jpg&w=3840&q=75)


