1
Okubala 6:24-26
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
“ ‘MUKAMA Katonda akuwe omukisa, akukuume; MUKAMA Katonda akwakize amaaso ge akukwatirwe ekisa; MUKAMA Katonda akwolekeze amaaso ge akuwe emirembe.’
Comparar
Explorar Okubala 6:24-26
2
Okubala 6:27
“Bwe batyo banaateekanga erinnya lyange ku baana ba Isirayiri, nange naabawanga omukisa.”
Explorar Okubala 6:27
3
Okubala 6:23
“Tegeeza Alooni ne batabani be nti, Bwe muti bwe munaasabiranga abaana ba Isirayiri omukisa: munaabagambanga nti
Explorar Okubala 6:23