1
Okubala 12:8
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Bwe mba njogera naye tutunulagana maaso na maaso, njogera butereevu so si mu ngero; alaba ekifaananyi kya MUKAMA Katonda. Kale, lwaki temwatidde okuwakanya omuddu wange Musa?”
Comparar
Explorar Okubala 12:8
2
Okubala 12:3
Naye nno, Musa yali musajja muwombeefu nnyo, nga muteefu okusinga abantu bonna abaali ku nsi.
Explorar Okubala 12:3
3
Okubala 12:6
n’abagamba nti, “Muwulirize ebigambo byange: “Mu mmwe bwe mubaamu nnabbi wa MUKAMA Katonda, nneeraga gy’ali mu kulabikirwa, oba njogera naye mu birooto.
Explorar Okubala 12:6
4
Okubala 12:7
Naye ekyo si bwe kiri ku muddu wange Musa; mu nju yange yonna, muntu mwesigwa.
Explorar Okubala 12:7