YouVersion Logo
Search Icon

1 Samwiri 13:13-14

1 Samwiri 13:13-14 LUG68

Awo Samwiri n'agamba Sawulo nti Wakoze kya busirusiru: tokutte kiragiro kya Mukama Katonda wo kye yakulagira: kubanga kaakano Mukama yandinywezezza obwakabaka bwo ku Isiraeri ennaku zonna. Naye kaakano obwakabaka bwo tebuliba bwa lubeerera: Mukama yeenoonyerezza omusajja aliŋŋanga omutima gwe ye, era Mukama amutaddewo okuba omukulu w'abantu be, kubanga tokutte ekyo Mukama kye yakulagira.