YouVersion Logo
Search Icon

Makko 5:8-9

Makko 5:8-9 EEEE

Kubanga Yesu yali alagidde omwoyo omubi okuva ku musajja. Awo Yesu n’amubuuza nti, “Erinnya lyo ggw’ani?” N’addamu nti, “Erinnya lyange nze Ligyoni, kubanga tuli bangi.”