YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 34:6-7

Okuva 34:6-7 EEEE

MUKAMA n’ayita mu maaso ga Musa n’agamba nti, “Nze MUKAMA, MUKAMA Katonda alina ekisa n’okusaasira okungi, atasunguwala mangu, ajjudde obwesigwa n’okwagala okutaggwaawo. Akuuma okwagala eri enkumi n’enkumi asonyiwa ebisobyo byabwe, n’obujeemu bwabwe, n’ebibi byabwe. Talema kubonereza oyo asingiddwa omusango. Abonereza abaana n’abazzukulu olw’ebisobyo bya bakadde baabwe n’ebya bajjajjaabwe, okutuukira ddala ku mulembe ogwokusatu n’ogwokuna.”

Free Reading Plans and Devotionals related to Okuva 34:6-7