YouVersion Logo
Search Icon

Yeremiya 3:13-14

Yeremiya 3:13-14 LBR

Kyokka kkiriza obutali butuukirivu bwo, nga wasobya Mukama Katonda wo, n'osaasaanyiza okwagala kwo eri abagenyi, wansi wa buli muti omubisi, so temwagondera ddoboozi lyange,” bw'ayogera Mukama. “Mukomewo, mmwe abaana abadda emabega,” bw'ayogera Mukama, “kubanga nze bbammwe, era ndibatwala nga nzigya omu mu kibuga n'ababiri mu kika, ne mbaleeta e Sayuuni