YouVersion Logo
Search Icon

Ekyamateeka Olwokubiri 31:7

Ekyamateeka Olwokubiri 31:7 LBR

Awo Musa n'ayita Yoswa n'amugamba mu maaso ga Isiraeri yenna nti, Beera n'amaanyi, guma omwoyo; kubanga ggwe olikulembera abantu bano okugenda mu nsi Mukama gye yalayirira bajjajjaabwe okubawa; era ggwe olibasobozesa okugisikira.