1
Zabbuli 71:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga ggwe oli ssuubi lyange, ai Mukama Katonda: Ggwe gwe nneesiga okuva mu buto bwange.
Compare
Explore Zabbuli 71:5
2
Zabbuli 71:3
Obeerenga gye ndi olwazi olw'okutuulangako, we nnaayinzanga okweyuna bulijjo: Walagira okundokola; Kubanga ggwe oli lwazi lwange era ekigo kyange.
Explore Zabbuli 71:3
3
Zabbuli 71:14
Naye naasuubiranga ennaku zonna, Era naayongeranga okukutenderezanga bulijjo.
Explore Zabbuli 71:14
4
Zabbuli 71:1
Ggwe, ai Mukama, ggwe nneesiga: Nnemenga okukwatibwa ensonyi ennaku zonna.
Explore Zabbuli 71:1
5
Zabbuli 71:8
Akamwa kange kanajjulanga ettendo lyo, N'ekitiibwa kyo okuzibya obudde.
Explore Zabbuli 71:8
6
Zabbuli 71:15
Akamwa kange kanaatenderanga obutuukirivu bwo, N'obulokozi bwo okuzibya obudde; Kubanga omuwendo gwabyo sigumanyi.
Explore Zabbuli 71:15