1
Ekyamateeka Olwokubiri 34:10
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Okuva olwo mu Isiraeri tewabangawo nnabbi afaanana Musa, Mukama gwe yamanya, n'ayogeranga naye nga balabagana maaso na maaso
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 34:10
2
Ekyamateeka Olwokubiri 34:9
Era Yoswa omwana wa Nuuni yali ajjudde omwoyo ogw'amagezi; kubanga Musa yali amutaddeko emikono; abaana ba Isiraeri ne bamuwuliranga, ne bakola nga Mukama bwe yalagira Musa.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 34:9
3
Ekyamateeka Olwokubiri 34:7
Musa we yafiira yali awezezza emyaka kikumi mu abiri (120); eriiso lye lyali terizibye, so n'amaanyi ge ag'obuzaaliranwa gaali tegakendeddeeko.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 34:7